Omusumba Kayiranga Innocent okuva e Rwanda ali mu Uganda mu bivvulu ebinene bibiri
Omusumba Kayiranga Innocent akolera Katonda mu kkanisa ya Ebenezer Open Bible Church mu Disitulikiti y’e Nyagatare, Rwanda, muyimbi omuganzi mu luyimba "Ngarutse Imbere Yawe" [I return before you] ali Uganda mu bivvulu bye yayitiddwa. (…)